Home » Music » Sitya Loss - Eddy Kenzo

Sitya Loss - Eddy Kenzo

Written By Nian B on Tuesday, Feb 11, 2014 | 07:34 AM

 
#LYRICS Eddy Kenzo #SITYA LOSS Leka nzine.... Nenzinamu maama Bulamu bwakisela ate Omuziki nzuri sana Leka nzine.... Nenzinamu... Bulamu bwakisela, Ate omuziki taamu sana Nze sitya loss... sitya loss... nze sitya ndi Boss.. sitya loss Dancy Dancy..... Yeffe abavubuka envumulo (envumulo) Yeffe abavubuka envumulo..... Akalero kansonga kankubye ndimu mood ya kigoma Sagala nyombo kubanga eno esawa yandongo Mbagambye.. sagala nyombo oh eno sawa yakyikili Wama sembela... bulamu bwasoba Jangu twetale... byansi byakuleka.... CHORUS Nze sitya loss... sitya loss... nze sitya ndi Boss.. sitya loss Dancin Dancin..... Abange buno obulamu bumpi.. Nzekugambye... kale mundeke nange ah bwenzijukilamu njunvudde Nendowoza ate kubanaffe, batulekawo dada Nebagenda e kaganga etali musana Oo Maama Ulala..... Oh agaliba (enjole)Oh agaliba (enjole) Kati tobako nakyongamba, jangu omuziki tugusambe Nkugambye tobako nakyongamba, jangu eno twekyange Ayelelele enjole Ayelelele enjole ........ CHORUS Zinamu eeh... Zina eeh... zinamu awo zina *2 Yelelele.......... Yelelelo...... *2 Uncle... Uncle..... (uncle).... Uncle Nze tomaala haaa tonewa ndeka tomaaala Maama tonesipata..... ohhhh