Home » News & Politics » Zungulu; Katemba abadde mu kusunsula ababaka ba palamenti

Zungulu; Katemba abadde mu kusunsula ababaka ba palamenti

Written By Akawungeezi on Friday, Oct 16, 2020 | 12:15 PM

 
Ebibadde mu kwewandiisa kw'abaagala ebifo by'obubaka bibadde bingi ddala. Era nga bulijjo, bannabyabufuzi tebakoma kusuubiza bye basobola wabula nebyebatasobola babisuubiza. Abo baabadde bakyali mu kayinsanyo keebyo, ye minisita w'eby'obulimi ng'ali mu kweraliikirira olw'enzige zaagamba nti zikomawo omwezi ogujja wadde nga buli gw'azinyumiza amusekerera busekerezi.#NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda