Home » News & Politics » Abagoberera enzikiriza ya Buddha bakuzizza amazaalibwa ga mukama waabwe

Abagoberera enzikiriza ya Buddha bakuzizza amazaalibwa ga mukama waabwe

Written By Akawungeezi on Monday, Apr 08, 2019 | 12:25 PM

 
E Japan ab’enzikiriza ta Buddha bakuziza amazaalibwa ga mukama wabwe ku mukolo ogwetabiddwako abantu okuva mu mawanga 47. Uganda yeebadde ensi enkulu ku mukolo guno ogwetabiddwako abantu abasoba mu mutwalo ogumu. Omumyuka wa Pulezidenti Edward Kiwanuka Ssekandi yeeyamye nti Uganda ya kwongera okwaniriza abantu bonna abalina entekateeka ezitumbula eggwanga awatali kwawula mu nzikiriza . #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda