Home » News & Politics » Okutemula Maj. Kiggundu: Abavunaanibwa kati baweze 8

Okutemula Maj. Kiggundu: Abavunaanibwa kati baweze 8

Written By Akawungeezi on Wednesday, Sep 06, 2017 | 12:38 PM

 
Abantu bana abali ku alimanda e luzira ku bigambibw a nti baliko kyebamanyi ku by’okufa kwa Maj Mohammed Kiggundu , n’omukuumiwe Sgt Stephen Mukasa baguddwako buto emisango gy’obutujju . Bano era bagambibwa okwenyigira mu kuwa amawulire abajambula ba ADF wakati wa 2010 ne 2017 omwogezi wa Poliisi ndrew felix Kaweesa mweyafiira . Bano balabiseeko ku kkooti ya Buganda Road, kyoka nga waliwo nabantu abalala bana ababongeddwako nga kati abavunaanibwa okutta Maj Kiggundu n’omukuumi we baweze munaana For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda