Home » News & Politics » Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ayogedde

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ayogedde

Written By Akawungeezi on Tuesday, Jun 25, 2013 | 06:25 AM

 
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ategeezeza nti ku mulembegwe, ssi wa kuttira ku liiso omuntu yenna aneetantala okuzannyira ku Namulondo. Katikkiro bino abyogeredde mu lukiiko lwa Buganda olutudde enkya ya leero wali ku Bulange e Mmengo... Mu lukiiko luno, baminisita Ssaabasajja beyalonda omwezi ogudde mwebalayiridde, era Katikkiro abakuutidde nti kati esaawa yakulaga essuubi Kabaka lyeyabalabamu bweyabawa obwami.